
![]() |
@abrahafrik | |
[intro] Abrah and Again, D Youngstar [verse_1] Nze nali nalayila aah Nali nalayila obutaddamu kugwa mukwano wabula aah Simanyi nakumanya nimba gye wanimba limba my love okukwesiga nga selekedeyo, nga simanyi lulikya nondekulira nze wansubiza egulu nensi eno, mbu forever we met to be together [chorus] Byantama ebyo mukwano byantama kuba buli omu gwenesiga omutima , alowooza kugumenya Byantama ebyo mukwano byantama kuba buli omu gwenesiga omutima , alowooza kugumenya. [verse_2] I regret the time I gave you my baby I regret the days I spent with you my baby I regret the love I gave you my baby ee-ee aye byawededa kati ebyomukwano neda neda okugwa mu love obogenze kweta kale nali nakwesiga nga nakuwa nomukwano gwnge gwona-aah era nga manyi nti ne mubukadde tuli kadiwa fena-aah Nakuwa mukwano bukyayi bwonsasudde abandaba mukubo balowoza natamidde mutima gwnge ogulese mbiwundu eyali omulamba nsigade mbitundu [chorus] Byantama Byantama ebyomukwano byantama kuba buli omugwenesiga, omutima alowooza kugumenya Byantama nze Byantama Byantama nze Nze nali nalayila aah nali nalayila obutadamu kugwa mukwano wabula We de music problem |
||
0
Replies
5
Views
1 Bookmarks
|


